Browsing by Author "Sempebwa, Ernest K. K."
Now showing 1 - 1 of 1
- Results Per Page
- Sort Options
Item Omuwafu gw'e Banda mu Kyambogo University(Kyambogo University [unpublished work], 2003) Sempebwa, Ernest K. K.Olusozi Banda luliku Buvanjuba (East) bwa Mengo, olugendo lwa mayiro nga ttaano okuva ku Bulange y'Obwakabaka bwa Buganda. Olusozi luno lwawulwamu ebitundu ebikulu bisatu: Ekyolubernberye, y'entikko yalwo okuli Olubiri lwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi IL Wano wayitibwa Banda. Ekyokubiri, lwe lubuubuuto olwolekedde obukiika @>waddyo (South), okutuukira ddala ku luguudo olunene oluva e Kampala okulaga e Jinja. Wano wayitibwa Kyambogo University. Ekyokusatu kye kiri ku luuyi olw'Ebuvanjuba olwa University. Wano wayitibwa Nabisunsa Girls Senior Secondary School.