Omuwafu gw'e Banda mu Kyambogo University
Date
2003
Authors
Journal Title
Journal ISSN
Volume Title
Publisher
Kyambogo University [unpublished work]
Abstract
Olusozi Banda luliku Buvanjuba (East) bwa Mengo, olugendo lwa mayiro nga ttaano okuva ku Bulange y'Obwakabaka bwa Buganda. Olusozi luno lwawulwamu ebitundu ebikulu bisatu: Ekyolubernberye, y'entikko yalwo okuli Olubiri lwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi IL Wano wayitibwa Banda. Ekyokubiri, lwe lubuubuuto olwolekedde obukiika @>waddyo (South), okutuukira ddala ku luguudo olunene oluva e Kampala okulaga e Jinja. Wano wayitibwa Kyambogo University. Ekyokusatu kye kiri ku luuyi olw'Ebuvanjuba olwa University. Wano wayitibwa Nabisunsa Girls Senior Secondary School.
Description
Keywords
Omuwafu, Banda, Kyambogo University, Uganda
Citation
Sempebwa, E. K. K. (2003). Omuwafu gw'e Banda mu Kyambogo University