Gye nvudde w’ensomesa y’Oluganda

dc.contributor.authorYawe Nakandi, Rehema
dc.contributor.authorMayanja, Moses
dc.date.accessioned2024-07-08T06:24:15Z
dc.date.available2024-07-08T06:24:15Z
dc.date.issued2024-06-15
dc.descriptionP. (1-28) ;en_US
dc.description.abstractGye buva bwenkana, olulimi lwonna lwa mugaso nnyo mu bulamu bw’omuntu; lumusobozesa okuwuliziganya n’abalala ate lumwawula ku bantu b’amawanga amalala kubanga lwe lukongojja ebyobuwangwa by’eggwanga lye. Lusobola okumukulaa-kulanya mu mbeera zonna; gamba mu byenfuna, mu byobufuzi, mu byeddiini wamu ne mu by’enkolagana n’abalala kubanga aluyigiramu era n’alukoleramu ebintu bingi. Okuva edda n’edda, Abaganda baasomesebwanga Oluganda era ne bayita mu lwo okwekulaakulanya mu mbeera zonna. Beeyambisanga litulica omwogere gwe baatambuzanga okuva ku mulembe ogumu okudda ku mulala, ng’abantu abakulu wamu n’abaabanga n’ebitone eby’enjawulo be bavunaanyizibwa ku kuten-deka emigigi emito - nga babalaga enkola y’ebintu ko n’okubeenyigizaamu. Ensomesa y’Oluganda yatambula kinnawadda okutuusa lwe yajjirwa Abazungu abaakyusa enteekateeka yaayo nga n’ekisinga byonna, be Bazungu okuggya Abaganda ku byabwe ate ne batandika okubasigamu ebyabwe (eby’Abazungu). Olwaleero, ebyenjigiriza ebisobozesa omuntu okufuuka yinjiniya, omusawo, omubazi w’ebitabo oba omukugu ow’engeri endala yonna, bisibukira ddala ku byenjigiriza bya Bajjajjaffe ebyakakasanga nti omwana atendekebwa obukugu obwamusobozesanga okuwangaala mu nsi. Noolwekyo, tugamba nti kirungi bitobekebwe mu byenjigiriza ebyo-mulembe guno ogwa saayansi ne tekinologiya kubanga bikyali bya mugaso nnyo mu kukuza omwana omuntumulamu era alibeera ow’omugaso mu nsi. Olupapula luno luwa ennyanjula; ennyinyonnyola y’ebigambo ebi-kulu; ne lulambika ensomesa y’Oluganda okuva ng’Abazungu tebannajja; nga bamaze okujja; okusoomoozebwa kwe luzze lusanga; ne kibaako n’amagezi ge kiwa mu buufu obwo.en_US
dc.identifier.citationYawe Nakandi, R., & Mayanja, M. (2024). Gye nvudde w’ensomesa y’Oluganda: Okusoomoozebwa kwe lusanze ne kwe lwolekedde. Journal for Language Teaching , 58(1), Article 6309.en_US
dc.identifier.urihttps://www.journals.ac.za/jlt/article/view/6309
dc.identifier.urihttps://hdl.handle.net/20.500.12504/1955
dc.language.isootheren_US
dc.publisherJournal for Language Teachingen_US
dc.subjectEbyobuwangwaen_US
dc.subjectEbyenjigirizaen_US
dc.subjectBajjajjaffeen_US
dc.subjectObuntubulamuen_US
dc.subjectLugandaen_US
dc.titleGye nvudde w’ensomesa y’Olugandaen_US
dc.typeArticleen_US

Files

Original bundle

Now showing 1 - 1 of 1
Loading...
Thumbnail Image
Name:
Gye nvudde w’ebyenjigiriza by’Oluganda.pdf
Size:
394.13 KB
Format:
Adobe Portable Document Format
Description:
PDF

License bundle

Now showing 1 - 1 of 1
No Thumbnail Available
Name:
license.txt
Size:
1.71 KB
Format:
Item-specific license agreed upon to submission
Description:

Collections