Sempebwa, Ernest K. K.2024-06-212024-06-212003Sempebwa, E. K. K. (2003). Omuwafu gw'e Banda mu Kyambogo Universityhttps://hdl.handle.net/20.500.12504/1856Olusozi Banda luliku Buvanjuba (East) bwa Mengo, olugendo lwa mayiro nga ttaano okuva ku Bulange y'Obwakabaka bwa Buganda. Olusozi luno lwawulwamu ebitundu ebikulu bisatu: Ekyolubernberye, y'entikko yalwo okuli Olubiri lwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi IL Wano wayitibwa Banda. Ekyokubiri, lwe lubuubuuto olwolekedde obukiika @>waddyo (South), okutuukira ddala ku luguudo olunene oluva e Kampala okulaga e Jinja. Wano wayitibwa Kyambogo University. Ekyokusatu kye kiri ku luuyi olw'Ebuvanjuba olwa University. Wano wayitibwa Nabisunsa Girls Senior Secondary School.otherOmuwafuBandaKyambogo UniversityUgandaOmuwafu gw'e Banda mu Kyambogo UniversityOther